Saturday 30 July 2011

Yiya Mowzey feat. Ziza Bafana - Tebakulimba

so fresh and clean (oh oh oh)
bust, anyway yeah yeah yeah
ziza bafana with mowzey boi (washington)
madam go down, shame

bwenkusaba mukwano nga ttompaako (ebintu byo)
bwenkuyita mukwano nga ttoja eno (wabula banaye)

(verse 1)
mukusoka naloowoza nti 
nze nyinja ntya okweeguya
nga ssimanyi okufuna omutuufu 
mu laavu mubaamu okwegula (ebintu byo)
okuva lwenakufuna mpulira nakyuuka ko (ma ma)
ne'lwobulaawo mpulira nga nssanawo (ooh)

(chorus)
tebakulimba abo oh oh oh (oh oh) 
(tebakulimba tebakulimba)
nze siri nga abo oh oh oh (oh oh)
(tebakulimba tebakulimba)
tebakulimba abo oh oh oh (oh oh) 
(tebakulimba tebakulimba)
wama toba nakutya ah ah ah
sweet beibe

(verse 2)
kankube oluyimbe lwe, watu nga lwa nsonga
ka kyibe, ka lube, ffe tuluumba nga
kabakyapize emimwa, ffe nga tunyumirwa nga
bali batye beibe, nze ndi ready okusuumba nga
girlfriend lemme take you fi di ride gyal
member everyting i promise i gon give it to you
kati nze ekyajja kywe kudingisa
madam gwa ampa
gwa ajja okunzanyisa (whoa)
obulunji bwo buleta ntalo
baluma ngana ngana  nga tuli babiri
basuna ngana ngana
tebakimanyi nti twata mukago 
laba bano, bali, bona, gabali ku lu lwo
coz baby my love for you is so fresh so clean (baby girl)
kankwagaze kajanja, kabe katijjo (kabiite)

(chorus)
tebakulimba abo oh oh oh (oh oh) 
(tebakulimba tebakulimba)
nze siri nga abo oh oh oh (oh oh)
(tebakulimba tebakulimba)
tebakulimba abo oh oh oh (oh oh) 
(tebakulimba tebakulimba)
wama toba nakutya ah ah ah
sweet beibe

(bridge)
fresh and so clean (he he)
zed bafana (bri mani mani nina)
professor y-zey (yo)
bust it up, bust it up

(verse 3)
lwesikulabye silubala
mba nga akagali okutali lujegere (ah eh)
omusaayi gwesiba ma ma 
(anyway yay yay yeah yeah)
mazima luri nze nsirikira 
nendowooza oba nga jooli (okitegera)
onsubiza mukwano omutali nkenyera (yeah)
manyi eyo joyitira abakulaba bebanji 
ndi mugumu nja kulindirira


(verse 4)
yo buli bwe'mba sing
come for romance yo, kankusseko ringi yo
kati ndyoke ndabe oyo akuzanyirako
nja kubokyakamya abo abakukwata
omanyi nze byenjogera tebiba koko
beibe bino ssi bya foko
ebyange kabibye bibyo 
omupyanzo nga mwe mu nsulo nono
kakube kwakulya mu ndagu
ensinga gwe azitereka 
kuba ye gwe nsiga nnyo no



(chorus)
tebakulimba abo oh oh oh (oh oh) - u know me say
(tebakulimba tebakulimba)
nze siri nga abo oh oh oh (oh oh)
(tebakulimba tebakulimba)
tebakulimba abo oh oh oh (oh oh) 
(tebakulimba tebakulimba)
wama toba nakutya ah ah ah
sweet beibe

(verse 5)
kyiriba kitya nga ofunye omulala
mukwano vva kwabo (ahhh)
bali kukimu bo kusuutiriza (basuutiriza)
bogera nnyo ewatali nsonyi 
nebawaayiriza, tebayina kuswaala
ne'mitima jabwe mivuundu nnyo (ehh)
(oooh oooh ohhh)
gwe wekka amanyi 
(amanyi ebyange)
gunkwatako omutima ne'gwekyuusa (okitegera)
abalala ssibeefasa, nalonda omu 
nze ntya okuswaala (ooh)
beibe, inze akulaavinga 
(ye nze, ye nze...)
why you doing this to me 
beibe, inze akufiilinga 
(wulira, ye nze, nze nze...)

transcribed by: fizzo foren

No comments:

Post a Comment