Saturday 30 July 2011

UK ALL-STARS - Mazima Lwaakyi

(yeah)
a world is in trouble 
first choice productions
all the UK based artists
murking the place
burnin' it down

(verse 1) kuklee
kale oyo muno oyo, gwe walya nga naye
wefuula no'muvaamu nomusulirira
eyamanya nga ebizibu byo
ne'byama byo nomubulira
eyakuwa nga essubi, eya'lwaana nga entalo zo
olwokuba nti wafuna ku nsimbi, omutima no'gutunda
jukira akaseera nga temuyina nakakulya (ooh)
nga ne'wemusula nawo wambirigo
obyelabidde ebyo byemwayita mu 
nga mukyali e'nansana
kale bambi omusudde, naye mujukire nga

(chorus x2)
mazima lwakyi tetwezimba ne'tweyamba 
mazima lwakyi betuyamba tebasiima

(verse 2) noah kigz
mpulira enakku nyinji ku mutima
agali awamu gegaluma ennyama
wuuyo abuuse (abuuse)
ambuuse bwa petty, ma ma unfudde woowe
ssimanyi kyakola, ensi e'wange efuunze
komawo nkulinze, omponye enakku  

(verse 3) lea habz
ssimanyi oba omanyi, nti nange eno jendi ssi byangu
na'benganda zange nabo bandekulira
naye mukwaano kyimanye nti nange mbeera nkulowooza
era mukwaano kyimanye nti jendi ensi eno enyiga nnyo

(verse 4) o.j
tewelabira nga jewava eyo muganda wange
eno ensi jolaba maddala (olinya no'kka)
tosekelera nga, tozalawa nga, tolinya ku muno
lulikya lumu nga oyo gwo'joga yalina okuyamba

(verse 5) mc moseh
mukazi watu yakwesiga na'kwagala
nga kyagala bufumbo
famile yye yali yakugaana
ne'mikwaano jje nga tejikwesiga
yakwaagaza mutima gumu (ooh ooh)
wandi jukidde mu jeyakusaanga 
abantu lwakyi temujukira

(verse 6) jean brown
 wi badi gwenshuti zawe za'gufashize (ku chimeze na'bi)
namakosa no'busambo nukabijire (nibikabe bo bo)
ehh enshuti zanje bavandinge, bende wachu
muja mukundana, muja mukundana
muja musanjirira, hange ohh

(chorus)
mazima lwakyi tetwezimba ne'tweyamba 
(ne'tweyamba)
mazima lwakyi betuyamba tebasiima
(tebasiima)

(verse 7) angel
ekyinuma kwekuba nze naawe  twakyankalana
nga ekyitutabula, dear mukwano, byali bigambo
ekyinuma kwekuba nze naawe tetukyayogera
wadde nga ne'tonda, naye gwe toyagala kumanya

(verse 8) tha icon
ehh yiii mukwaano, ku lwakyi 
obwedda nkulinze okomewo nze jendi
omutima gwange waguwamba
mmh mmh wagutwala yeah
ebiseera binji bigenze

(verse 9) spilla
fresh hype...
twali ba mikwano, nfiila bulago (boom)
nga buli kyokola, gwe gwendabirako nze (come on)
nga nebuli kyaama gwe gwenzibirako
nga ne'bwendya k'agaati, bambi, gwe gwensunira ko nze
naye gwe olwafuna nze no'nesamba (hey)
no'dda mu bantu no'nelagirira ko nze
no'njerega obwaavu  nga bwe'bwegwaana
ne'wessoma, ne'welaga nga bwe'wampita ko nze

(verse 10) lyton namubiru
jukira wali ku kisenge, no'nsaba mbere nga nkuyamba
katono kazira mu liiso ohhh
naye omukwaano gwa'nkaka
ebyange ne'ntunda, ogende eyo jogenda
kyoka baby, gwe'nonsuula yeah ahh

(chorus )
mazima lwakyi tetwezimba ne'tweyamba 
(ne'tweyamba)
mazima lwakyi betuyamba tebasiima



(verse 11) paddy dee
tebasiima...
nina mukwaano gwange sokie
yayina akawala kamatira
kamutunza buli kimu kyayina
naye nekamala nekamuleka wo
no'rwekyo oyo gwo'yamba, mwegendereza nga
no'rwekyo yo gwo'yamba 

(verse 12) raster sokie
obulamu we'buba
kuba nange gwolaba, ssiyina kassente
naye ebyensi webityo 
gwo'yambye no'mulinyisa
bwatuuka jalaga akuyita mabega

(verse 13) dlux ibra
waakyi tukubagana, tujumbiddwe futwa
tuli mu nkwe, na'myeerago, tetweyongerako
obutagaliza, empalana ku myoyo
twasiga futwa, kyiva ku kyi 
(be bbantu baffe mwatu wekyiba)
ssibanenya, sheytani yajja natuyingira
abali abo'lulya olumu na'tussatula
ebituyinula bya'nsi eno, twabisaanga wo 
bukya enkya nga tuvudde wo
netubireka wo

(verse 14) nafia banks
kyova olaba banji tebakyayamba
abo boyamba tebasiima
tebalina biseera, bambi
kati nasalawo kukola byange
tube wamu nze ne famile yange
ejo emikwano nondamu emirunji 
ejinangasa ejinanyamba nange

(verse 15) marky dan
ssinga emitima jali jaawula 
twandi badde twawulanga mu
be'tunyumiza entadikwa
in the beginning biba byakupanga
nga oyagala okole ofune eza'katunda
ba'mitima mikyaafu tebayagaliza
bonyumiza plani zo, ne'badda mu ku kyanga
baseketerera na'watali nsonga (oooh)
twasigaza katonda

(chorus )
mazima lwakyi tetwezimba ne'tweyamba 
(ne'tweyamba)
mazima lwakyi betuyamba tebasiima
(tebasiima)

(verse 16) kitten eyez
nali munno, nga tussa kimu tutegeeragana
mu bwaavu ne'nakku, okimanyi bulunji, ssakulekulira (ooh yeah)
bwe'watuuka ebulaaya nakassimu bussimu tokakuba


nze ate eno jendi obwaavu bunzita

(bridge)
shoo bi daba lai... 
shoo bi daba lai...
shoo bi daba , shoo bi daba
shoo bi daba lai...
shoo bi daba lai...
shoo bi daba , shoo bi daba lai

(chorus till end)
mazima lwakyi tetwezimba ne'tweyamba 
(lwakyi te'tweyamba)
mazima lwakyi betuyamba tebasiima
(lwakyi tebasiima)
ugandan model: kyotungire gladys - facebook.com/kyotungire.gladys
transcribed by: fizzo foren

No comments:

Post a Comment