Sunday 14 August 2011

Leila Magala feat. O.J - Ye ggwe wekka


nah nah nah (baby)
nze nsiimye

(verse 1)
nyumirwa nnyo omukwano ogwo  gwo'ndaga
ne'birunji byonkolera, no'kutijja kwetutijja nze naawe, kinkolera
nyumirwa nnyo okubeera awo wo'beera, kuba omutima guba wamu
na'bateesi betulina bebaanji, nanti kintiisa
nyumirwa nnyo amapenzi gwe mwana ggwe
ate ggwe mwana gwe, nanti bwo'ba kumpi nange, kinkyamula

(chorus x2)
ye ggwe wekka ansaanira
ye ggwe wekka andi obwoongo
ye ggwe wekka gwe'ndowooza ebbanga lyonna

(verse 2)
nange munange wankuba
olabika bulunji nnyo, olinga malayika
kati sweety ssembera, nkukakase bulunji nnyo, wenna oli wange
ate baby wo'taba mpulira bubi naye ntya okugamba nze
era oluusi jooyita nkakana mu, naye nkwesiga nze
bino ebiwala byolaba, tebikutiisa bambi byantama nze
kati honey ssembera, ohhh jangu eno munange

(chorus x2)
ye ggwe wekka ansaanira
ye ggwe wekka andi obwoongo
ye ggwe wekka gwe'ndowooza ebbanga lyonna


(verse 3)
kati bambi ssembera, tetubalabula abo babi tubadduke
- nange munange ssembera, tetubalabula, nkulage nti wankuba
mubutuufu wankuba (nange)
tetubalabula oh sweety yanguwa
- nange munange wankuba (oh oh)
- tetubalabula nkulage nti gwe wange
- ate gwe mwana gwe (wanji)
kyoka gwe mwana gwe yeah ehh
- ssirimba mwana gwe (nah nah nah)
njagala kubeera wo'beera

(chorus x6)
ye ggwe wekka ansaanira
ye ggwe wekka andi obwoongo
ye ggwe wekka gwe'ndowooza ebbanga lyonna

facebook - lea (click here)
facebook - o.j(click here)

No comments:

Post a Comment