Friday, 29 July 2011

VJ OJ - Hello Baby

(verse 1)
moseh lwange nzika ku ssimu
bambi nkubire omwana gwenjagala
eyange eweddeko credit 
ate nga bambi mumisinga nnyo 
guno omukwano guluma 
naddala nga gwoyagala akulesewo
agenze ewala eyo jotatuuka nga
eyo ebulaya jotabeera nga  
ngo'sigaza kusaba mukama 
amukume bambi amukomyewo bulamba
kyova olaba nkusabye essimu
ncheckinge oba yatuuse bulunji 
njazika ku ssimu 
bambi nkubire omwana gwenjagala

(chorus x2)
hullo beibe (hullo)
i'm crazy for your love
wotali beibe (kimanye)
eno teba massanyu (yeah)

(verse 2)
beibe mubutufu okuva lwewagenda (ooh girl)
nsula nkuloota, buli lukya mba ndowooza wodda
nfune essanyu liri lyewaleeta 
everyday i miss you, okuva lwewagenda 
girl i'm yearning for your love
silina byenkola mbeera awo 
nga ndowooza ku ggwe ninda gwe
ssente zenkola ngula credit nkube
mpulire woyimiridde (i love you)
you're so beautiful (girl)
teli akusinga (mama)
njagala ompe ekigambo kyo 
honey onkakase mbu teri ali kusigula
abasajja bolaba eyo joyitayita 
bagambe ninayo abasinga eri 
njagala onsubize manye 
nange ngume eno jendi


(chorus x2)
hullo beibe (hullo)
i'm crazy for your love
wotali beibe (kimanye)
eno teba massanyu (yeah)

(verse 3)
mbadde awo nga ndowooza
ku kali akaseera ketuyinza 
okubeera nga tumaliriza
buli kimu kyonna kyetwesuubiza 
nga byetwasaba mukama abiwuliriza
nga nze nawe tuli ffena
tweyagala teri awanka wanka (nga teri abuka buka)
beibe tukole deal
nti eyo jooli beera nga olinda linda ko
nange eno jeendi (yeah)

honey kanve ku ssimu
ssimu ssi yange moseh lwa' ya'jinjajisse 
nsalirwa naye ngenda ku misiinga 
manya nkulaviinga
njja gula credit enkya nkubire twongere twogere (yeah yeah)


(chorus till end)
hullo beibe (hullo)
i'm crazy for your love 
wotali beibe (kimanye)
eno teba massanyu 
Best Male Artist 2011: facebook.com/vjoj.zac
transcribed by: fizzo foren

No comments:

Post a Comment