Sunday, 14 August 2011

Judith Babirye - Mpambatira


(hook)
mpambatira mukama 
(mpambatira mukama)
taata mpambatira kabaka (onsitule)
taata mpambatira kabaka wange
(mpambatira mukama)
mpambatira mukama, omponye ensi eno
taata nga mpeddemu amanyi
mpambatira mukama 
taata mpambatira nze (onsitule)
taata (mpambatira kabaka wange)
mpambatira mukama (ooh mpambatira kitange)
omponye ensi eno
mukama nga mpeddemu essuubi
mpambatira mukama
taata mpambatira nze (onsitule)
taata (mpambatira mukama wange)
mpambatira mukama (ooh mpambatira onyweeze)
omponye ensi eno
mukama nga ssirina asobola (mpambatira mukama)
mukama nga tewali ayamba (onsitule taata)
nsitula kabaka (mpambatira mukama)
oohhh mpambatira kitange (omponye ensi eno)
mukama nga amataba manji 
(mpambatira mukama)
taata nga omuyaga gukuta (onsitule taata)
mukama nsitula kitange (mpambatira mukama)
ohh mpambatira mukama (omponye ensi eno)
ohh mpambatira katonda wange 
(mpambatira mukama)
mpambatira nze (onsitule taata)
ohhhh (mpambatira mukama)
ooh mpambatira kabaka (omponye ensi eno)
mukama ye ggwe musuumba wange

(chorus)
omutima..
ohh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
(mukama naye omutima..)
ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
(mukama ekiro nga nneebase)
ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange
(wensiinza, daddy, omutima)
ohhh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange

(hook)
mpambatira mukama onsitule
taata mpambatira mukama 
(mukama nzijaayo wansi eyo)
omponye ensi eno
(mukama mpanirira kitange)
mpambatira mukama (nzijaayo mu lutusi) onsitule taata
(mukama nsitula mu gunya wansi)
mpambatira mukama omponye ensi eno
(mukama naayita ani nze)
mpambatira mukama
ye nze naakabira ani oyo 
mukama nsigaza gwe wekka
mukama mpambatira nze
taata mpambatira mukama
taata mpambatira nze
kabiite, mpambatira kabiite wange
mukama mpambatira nze
nga ntidde mpambatira onyweeze

(chorus x3)
ohh omutima gunnuma, guyayaana, guyayaana
guyayaana, guyayaana, gwaagala katonda wange

siinza ohh mutima, ohh yesu wange
mpambatira kitange
guyayaaana...
ohh taata nkoowola gwe wekka

Leila Kayondo - Kiruma Nnyo

heey kiruma nnyo
hmmm hmmm
(verse 1)
ndi mukazi muto nsiiba njiiya 
nze byenkuwa gwe, binji ssibala nze (ohh)
yadde nga ebikemo binji bijja ssibifaako
 muli njagala gwe (ooh no no)
eyo mukiro obeera safari
mbeera ntyaamu nga ndi nzekka (oh no no no)
singa okkiriza buli kyensaba
nze nandi nsabye nga onjagale nga (heyy)

(chorus x2)
mazima kiruma nnyo okulaba oyo gwoyagala
nga takuliiko, takufaako
naye ate kyewunyisa okulaba naye gwayagala
nga tamuliiko, tamufaako

(verse 2)
omuntu yesanyuse nga negwayagala, muli gwabiita (ohh)
kiruma nnyo dear gwe bwo'nsiraanya bwotyo
kyensabye - tonfaako (ohh no no)
eyo mukiro nsiiba ndoota nti tonjagala
kyuusa empisa yii mukwano
singa omulamuzi yali wano, nze nandi nkuloopye
no'bako kyokola

(chorus x2)
mazima kiruma nnyo okulaba oyo gwoyagala
nga takuliiko, takufaako
naye ate kyewunyisa okulaba naye gwayagala
nga tamuliiko, tamufaako

(verse 3)
mubutuufu nkoze ntya okufuuna omubeezi ananjagala, atanjuuze
oh mama nkoze ntya okufuuna omutuufu, anammatira, atambuuke
kubanga mbonyebonye nnyo, ebyomukwaano bintamye
omuntu no'mweewa, ate yye nakuluumya
omutima gumenyesse nnyo, ebiwuundu binnuma
nze noonya anabiwoonya
amundabira amugambe

(chorus x2)
mazima kiruma nnyo okulaba oyo gwoyagala
nga takuliiko, takufaako
naye ate kyewunyisa okulaba naye gwayagala
nga tamuliiko, tamufaako




yeaah.. kiruma nnyo
takuliiko, heeyy heeyy 

Judith Babirye - Number One


njagala kukutegeera (osanidde)
njagala kukumanya (asanidde)

(chorus x2)
njagala ompe omutima ogukutegeera
njagala ompe omutima ogukumanyi
owandike amateeka ku mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya

(verse 1)
njagala ompe omutima omukakamu
njagala ompe omutima ogusiinza
owandiike amateeka ku mutima gwange
mu buli mbeera obeere number one 
(ye ggwe number one)

(hook x2)
number one obeere number one
bonna obasinga mukama 
obeere number one
number one, obeere number one
bonna obasinga ssebo
obeere bumber one

(verse 2)
- njagala nnyo mukama
njagala ompe omutima ogukunoonya
njagala ompe omutima oguyaayaana (owaandiike kitange)
owandiike amateeka ku mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya
- njagala nnyo kitange
njagala ompe omutima oguyaayaana 
njagala ompe omutima oguwammanta (owaandiike mukwano)
owaandiike amateeka ku mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya
- njagala nnyo mukama
njagala ompe omutima omugoonvu (ooh kabaka)
njagala ompe omutima ogukukoowoola (ehh nkukoowole nze)
owaandiike amateeka mu mutima gwange
mukama njagala ompe omutima ogukutya
- njagala nnyo mukama
njagala ompe omutima ogutakyuuka
- njagala nnyo kitange
njagala ompe omutima ogunywedde
owaandiike amateeka mu mutima gwange
buli mbeera obeera number one
(ye ggwe number one)

(hook) till fade
number one obeere number one
bonna obasinga mukama (obasinga)
obeere number one (bonna obasinga)
number one, obeere number one
bonna obasinga ssebo (haleluya)
obeere bumber one (teri mulala)

number one obeere number one
bonna obasinga mukama (ddala obasinga)
obeere number one 
number one, obeere number one
bonna obasinga ssebo 
obeere bumber one 


ooh ohh, yeah yeah 
obasinga.. bonna obasinga
ooh oohhh

Leila Magala feat. O.J - Ye ggwe wekka


nah nah nah (baby)
nze nsiimye

(verse 1)
nyumirwa nnyo omukwano ogwo  gwo'ndaga
ne'birunji byonkolera, no'kutijja kwetutijja nze naawe, kinkolera
nyumirwa nnyo okubeera awo wo'beera, kuba omutima guba wamu
na'bateesi betulina bebaanji, nanti kintiisa
nyumirwa nnyo amapenzi gwe mwana ggwe
ate ggwe mwana gwe, nanti bwo'ba kumpi nange, kinkyamula

(chorus x2)
ye ggwe wekka ansaanira
ye ggwe wekka andi obwoongo
ye ggwe wekka gwe'ndowooza ebbanga lyonna

(verse 2)
nange munange wankuba
olabika bulunji nnyo, olinga malayika
kati sweety ssembera, nkukakase bulunji nnyo, wenna oli wange
ate baby wo'taba mpulira bubi naye ntya okugamba nze
era oluusi jooyita nkakana mu, naye nkwesiga nze
bino ebiwala byolaba, tebikutiisa bambi byantama nze
kati honey ssembera, ohhh jangu eno munange

(chorus x2)
ye ggwe wekka ansaanira
ye ggwe wekka andi obwoongo
ye ggwe wekka gwe'ndowooza ebbanga lyonna


(verse 3)
kati bambi ssembera, tetubalabula abo babi tubadduke
- nange munange ssembera, tetubalabula, nkulage nti wankuba
mubutuufu wankuba (nange)
tetubalabula oh sweety yanguwa
- nange munange wankuba (oh oh)
- tetubalabula nkulage nti gwe wange
- ate gwe mwana gwe (wanji)
kyoka gwe mwana gwe yeah ehh
- ssirimba mwana gwe (nah nah nah)
njagala kubeera wo'beera

(chorus x6)
ye ggwe wekka ansaanira
ye ggwe wekka andi obwoongo
ye ggwe wekka gwe'ndowooza ebbanga lyonna

facebook - lea (click here)
facebook - o.j(click here)

Monday, 1 August 2011

Iryn Namubiru - Birowoozo


ahh ahh
(fusion band)
mwaami, mwaami 
mwaami, mwaami
mwaami..yii eee

(verse 1)
mbadde ndi awo nelarikirira
nga manyi ebyange bisebengerera 
nendowooza nti oba nina okukyuusa ku byokula
nendya buli kimu, nga wwa
konze bino nno byagala ddagala (oo yeah)
omubiri gwange gwonna nga gukoze gunzigwako
nenumba mulago mu'bomusaayi, woba gwe olowooza kyi
omusawo nangamba nti nina ekyiwundu
ekyiwundu ekyitetagisa kutuunga 
nangamba kyiri ku mutima ate nga kyiva ku bbwongo
kkoye bambi oyinza no'kufa kukyendabye
naye nno, ebyo birowoozo

(chorus)
birowoozo byonno eyagenda na'tadda (birowoozo)
bindi bubi era ssimanyi oba ali dda (yeah) 
birowoozo  (birowoozo byonno eyagenda na'tadda)
birowoozo,  (bindi bubi era ssimanyi oba ali dda)
oh nnyo nnyo nnyo

(verse 2)
omutima gunuma nentula ne'ndowooza nti oba gwe'murwadde
wempita mu kkubo na'bamu basemberayo anti ninga omuzoole
naye wagenda waa, oba wagenda waa mwaami wange (hey hey, yeah ehh)
nkukuma ku ggulu, ssiri kyiddamu kyenakola
kubanga binuma binuma binuma binuma bindi bubi (eee)
bino birowoozo

(chorus x2)
birowoozo byonno eyagenda na'tadda (birowoozo)
bindi bubi era ssimanyi oba ali dda (birowoozo)

(bridge)
mwaami... mwaami
mwaami.. mwaami 
mwaami.. mwaami, mwaami
mwaami, mwaami, tonnumya obbwongo
mwaami wange, tonnumya obbwongo

mwaami.. mwaami mwaami
mwaami.. mwaami mwaami
kati ssagala munyiize, ssagala mukaabye
ssagala muswaaze, ssagala munyiize
woba nga omusaanze mugambe nagonze 
kubanga gunuma (oh oh)
omutima gunuma (oh oh)
omutwe gunuma (oh oh)
ne'jendya tewooma (oh oh)
mugambe mulinze (oh oh)
ewange mulinze

(chorus)
bino birowoozo (birowoozo byoyo eyagenda na'tadda)
bindi bubi (bindi bubi era ssimanyi oba ali dda)
bino birowoozo (birowoozo byonno eyagenda na'tadda)
bindi bubi (bindi bubi era ssimanyi oba ali dda)
birowoozo (oh oh oh oh)
(birowoozo byonno eyagenda na'tadda)
amma bindi bubi 
(bindi bubi era ssimanyi oba ali dda)
nah nah.. birowoozo
(birowoozo byonno eyagenda na'tadda)
bindi bubi (bindi bubi era ssimanyi oba ali dda)
Irene Namubiru: One of Uganda's  Best Songstresses
find her on her official facebook fan page - click here


transcribed by: fizzo foren